Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 171 listening Simba FM Live

Basatu balumiziddwa mu kabenje ku lw’e Masaka

May 28, 2020 · Mubiru Ali

Abantu 3 balumiziddwa byansusso mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka.
Akabenje kagudde ku kyalo Birembwe okuliraana Mpambire Trading Center. Eyerabiddeko agamba nti Canter nnamba UAB 749G ebadde eva e Kampala eyabadde egezaako okuyisa emotoka endala netomerwa bwenyi ku bwenyi ne Raum nnamba UBD 124W. Abantu 3 okubadde abasajja 2 n’omukyala ow’Olubuto baddusiddwa mu Ddwaliro lya Mpigi Health Center IV okufuna obujanjabi.


escort mersin