Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba. News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 360 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Basatu bakwatiddwa n’eddagala lya Gavumenti e Dokolo

September 16, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi e Dokolo ekutte abantu 3 kubigambibwa nti babadde benyigira mukubba eddagala wamu n’ebintu bya Gavumenti. Bano bakwatiddwa lubona mu Medical Stores za Disitulikiti y’e Dokolo nga balina eddagala lya Gavumenti balikukusa.
Bano basangiddwa ne box 97 ezaMalaria testing kits, Box 12 ez’eddagala ly’omusujja, ne box emu enene eya Artesunate. Bano kuliko; Okello Joel 51, Office Attendant ku Dokolo District headquarters, Eneru Francis 31, ne Okello Ronald 32, Cold Chain Assistant mu Ddwaliro.