Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

basatu bafiiriddewo mu kabenje e kawanda

February 1, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Kigambibwa nti abantu 3 be bafiiriddewo ate n’abalala 2 nebaddusibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka. Akabenje kano kagudde e Mayanja Kawanda owa Safe Boda bwatomereganye bwenyi ku bwenyi n’emotoka ekika kya Toyata Nissan ebadde edda e Luweero.