Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Basatu bafiiridde mu kabenje.

November 19, 2015 · Mubiru Ali

Mu nnammuttikwa w’enkuba akedde okufudemba enkya ya leero, abantu basatu bafiiridde mu kabenje akagudde e Nsanjere ku luguudo lw’e Mityana.

Abanabasoba bano abatategeerekese mannya gaabwe, emirambo gyabwe gitwaliddwa police ye Jjeza ย mu ddwaliro e Mityana okwekebejjebwa.ย