Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,556 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Basanze ebintu mu maka g’omukungu wa Offiisi ya Ssaabaminisita

April 11, 2020 · Mubiru Ali

Akakiiko okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga akalwanyisa obukenuzi n’obuli bw’enguzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda akakulirwa Lt. Cpl. Edith Nakalema kaazudde akawunga akalina okuweebwa abatalina mwasirizi mu maka g’omu ku bakungu ba Offiisi ya Ssaabaminisita Martin Owor nga yakola nga Commissioner for Disaster Preparedness and Management.