Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Barclays bank ereese ekikopo kya Premier Liigi.

November 30, 2015 · Mubiru Ali

Banka etteeka ssente mu kikopo kya babinywera ekya liigi ya Bungereza(Barclays Premier League), eya Barclays bank ereetedde ba Nna Byamizannyo ekikopo kya Premier Liigi kyennyini abantu bakirabeko abasobola beekubisizeeko ebifaananyi.

Kigenda kuteekebwa ku matabi ga Banka eno mu Uganda mu nnaku bbiri okutandika ne leero ku Bbalaza ne ku lwokubiri.