Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bantiisa okuzinta – Mp Karuhanga

September 21, 2018 · Mubiru Ali
Omubaka wa Ntungamo Municipality mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Gerald Karuhanga agamba nti obulamu bwe buli mu matigga olwabamuweereza obubaka obumutiisatiisa okuva mu bantu batamanyi.
Ono agamba nti ku lunaku lw’okubiri ku ssaawa ngaTtaano ez’ekiro nakebera ku ssimu ye nasangako message bbiri. Agamba nti obubaka bwabadde bugamba nti;
‘Musaazi afudde, ggwe adako’
Obubaka bwebumu bazeemu okubumusindikira nga bakozesa essimu endala.