Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 728 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Bannayuganda mwebale butenyigira mu kwekalakaasa – Pulezidenti Museveni

July 25, 2024 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Njagala okuyozayoza ebitongole b’ebyokwekrinda wamu ne Bannayuganda olwobutenyigira mu kwekalakaasa okubi okwabadde kutegekeddwa ku lwokubiri.
Okwekalakaasa okwo kwabaddemu ebintu ebibi 2; ekisooka Abazungu bebabadde bakutaddemu ssente nga bamaze ebbanga nga beyingiza mu nsonga za Afirika.
Ekyokubiri, abategeka okwekalakaasa kuno nabo abakwenyigiramu baali bategeka okukola ebintu ebikyaamu ku Bannayuganda.”