Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 792 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bannayuganda muzuukuke baagala kubanyaga – Bobi Wine

June 8, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa National Unity Platform Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine mu kwogera kwe eri Eggwanga agamba nti Bannayuganda tebalina kalungi kebasobola kufuna mu ndagaano ya Vinci ey’emmwaanyi wabula abanene baagala kubba ssente za Bannayuganda nga bweyakola ku Ddwaliro lye Lubowa nakati eritazimbibwanga.