Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

‘Bannayuganda mujjukire ebyafaayo’ – Oulanyah

May 6, 2019 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah avuddeyo n’asaba Bannayuganda okujjukira ebyafaayo by’eggwanga Yuganda era nabakubiriza okusiima eddembe n’obumu ebiriwo mu Ggwanga ensangi zino.
Bino yabyogeredde Kasambya mu Disitulikiti y’e Mubende gyayabadde nga omugenyi omukulu ku mukolo ogw’okusonderako ensimbi okuzimba ekisulo ky’abaana abawala ku ssomero lya St. Benedict Catholic Secondary School, Kasambya.