Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 153 listening Simba FM Live

Bannayuganda muduukirire Gavumenti n’omutwalo gumu okuva ku musaala

May 17, 2020 · Mubiru Ali

Mmemba ku kakiiko akasasi aka National COVID-19 Fund Patrick Mweheire avuddeyo nasaba Bannayuganda abakozi akakadde kamu n’ekitundu okuwaaye omutwalo gumu okuva ku musaala gwabwe ogwa May oba June nga zino zijja kubayamba okukungaanya obuwumbi 30 buyambe mukulwanyisa ekirwadde kya #COVID19UG.