Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Bannayuganda basula ku mbalaza mu Abu Dhabi
July 17, 2020 · Mubiru Ali
Bannayuganda abafiirwa emirimu gyabwe mu Abu Dhabi olw’ekirwadde kya #COVID-19 basazeewo okusula ku mbalaza oluvannyuma olw’okulemererwa okuyambibwa ekitebe kya Yuganda.