Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Bannayuganda abali ebweru bakuddamu okukomezebwawo
July 15, 2020 · Mubiru Ali
Minisitule y’Ensonga z’ebweru w’Eggwanga (Ministry of Foreign Affairs, Republic of Uganda) evuddeyo netegeeza nga Gavumenti bwegenda okuddamu okukkomyaawo Bannayuganda abasiranira ebweru w’Eggwanga olw’omuggalo ogwateekebwawo olw’ekirwadde kya #COVID-19.
Kino kyali kyarimirizibwa Ministry of Health- Uganda okumala wiiki bbiri nga bwerondoola abakomezebwawo abaali mu Quarantine.