Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
Bannayuganda abalala 19 bayimbiddwako NUP okudda
November 13, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform -NUP David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza ngekibinja kya Bannayuganda ekirala ky’Abantu 29 bwekyatuuse mu Ggwanga olunaku lweggulo nga bano nabo bayambiddwako NUP okukomawo. Kati abakayambibwako NUP okudda baweze 203.