Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Bannayuganda 92 bakomezeddwawo okuva e Bungereza
July 2, 2020 · Mubiru Ali
Bannayuganda abalala 92 ababadde basiranira e Bungereza, Ireland ne Iceland olw’ekirwadde kya #COVID-19 bekomezeddwawo olunaku olwaleero nga era baaniriziddwa ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe nga omu ku kaweefube wa Gavumenti okuzza Bannayuganda abali mu bitundu by’ensi eby’enjawulo.