Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Bannayuganda 8 bakwatiddwa nga batambuliza omwenge mu ssanduuke .

October 29, 2015 · Mubiru Ali

Bannayuganda bongedde okwewuunyisa ensi bwebakwatiddwa nga batambuliza omwenge mu ssanduuke y’abafu. Bavunaaniddwa mu Kooti ye Bungoma oluvannyuma lw’okukwatibwa ku nsalo ya Yuganda ne Kenya e Malaba nga bayingiza omwenge guno mu Kenya.

Abantu bano omunaana nga omu mukazi, baakwatiddwa ab’ekitongole kyemisolo ne Police mu Kenya .
Bano basangiddwa n’obupakiti 15000 omubalirirwa ensimbi za Yuganda 60.480/= .

 

Alcohol
Ekifaananyi kya Citizen TV