Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,282 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Bannawakiso kiki kyesibakoledde? – Minisita Sseninde

January 31, 2021 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita ow’ebyenjigiriza ebya Pulayimale Rosemary Nansubuga Sseninde era nga ye Mubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Wakiso (National Resistance Movement – NRM) eyawanguddwa Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Betty Ethel Naluyima agamba nti nabuli kati akyebuuza kiki kyatakolera Bannawakiso batuuke okumusuula, agamba nti wadde nga abamu bandiba nga babuziddwabuziddwa.
Yasibidde Bannakibiina kya NRM ettanda nti; “Olunaku lw’etulijjukira nti tulina okuba n’omutima ogwa nnakyewa, okweyagaliza, n’okukolera awamu, tugya kusobola okuzzaawo ekibiina kyaffe kwosa nokulonda obukulembeze obulungi okukitwala mu maaso.”