Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

bannansi ba sudan bonoonye byabukadde

December 24, 2018 · Mubiru Ali

Bannansi ba Sudan eyamaserengeta mu nkambi yababundabunda ey’e Bidi Bidi s bavudde mu mbeera nebonoona emotoka 10 eza UNHCR ne WFP wamu n’ebintu ebikozesebwa mu offiisi. Entabwe yavudde ku kulekerawo okubawa emmere bwebatiisatiisa okwekalakaasa olw’enkyuukakyuuka ezatekebwawo omuli olugendo lwa kilo meter ekkumi zebatambula okugenda okufuna emmere.