Bannansi ba Congo ababundabunda 2000 batolose mu nkambi e Kasese

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abebyokwerinda mu Disitulikiti y’e Kasese basobeddwa eka ne mu kibira oluvannyuma lwa Bannansi abanoonyi b’obubuddamu abakunukiriza mu 2000 ababadde bateekeddwa mu nkambi eyakaseera mu kisaawe ky’ettendekero lya Bwera Teachers’ College okubbulawo.
Kigambibwa nti bano abagenze bandiba nga begasse mu bantu mu bitundu ebyenjawulo ekireetawo okutya mu byokwerinda naddala ku bantu abatamanyiddwa.
Share.

Leave A Reply