Breaking
News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 392 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Bannansi ba Burundi bakedde kukuba kalulu ka kikungo

May 17, 2018 · Mubiru Ali

Bannansi ba Burundi bakedde kukuba kalulu ka kikungo okwongezaayo obukulembeze bwa President Pierre Nkurunziza, 54 nga abadde akulembera Burundi okuva 2005.

Akalulu kano kakusalawo kunongosereza mu ssemateeka anasobozesa Pierre Nkurunziza okufuga emyaka emirala 16 okutuusa 2034.

Abasirikale wamu n’ebimotoka bya Teargas birabiddwako ku nguudo nga birawuna era nga ebikumi n’ebikumi by’abantu birabiddwako mu nyiriri nga wano balina kusalwo Yee (Ego) oba Nedda (Oya).