Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 446 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Bannangeeee……kyerula! Ngokyebuuza ekintu ekyo, takula omutwe oddemu kino

July 17, 2026 · Radio Simba

🚨 Bannangeeee……kyerula! Ng’okyebuuza ekintu ekyo, takula omutwe oddemu kino:

Ennyumba eno mulimu ebisenge bisatu: Ekisenge ekisooka kirimu omuliro ogwaka ennyo era nga guwandula n’ennimi. Ekyokubiri kirimu empologoma kkumi nga ziswakidde okulya ekintu kyonna ekizisala mu maaso lw’okuba zimaze emyaka ena nga tezikomba ku kantu konna. Ekyokusatu kirimu abatemu abataseka nga bambalidde emyambe emyoji, ebiso n’emundu. Olagiddwa olondeko ekisenge kimu weekwekemu osobole okusimattuka abakunoonya okukutta.
Ogenda kuyingira mu kisenge ki era lwaki?

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News