Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bannamawulire naffe twetaaga obukuumi

November 24, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo avuddeyo ku nnyambala y’abamawulire naddala mu biseera byebyokulonda omuli ebikofiira bikatamu wamu ne ‘bullet proof’: “Ennyambala eno ewa ekifaananyi ekibi ku nsi yaffe. Ebiseero byokulonda teruba lutalo era n’ebifo awabeera enkungaana z’ebyobufuzi tebirina kufuuka ddwaniro eri

Uganda Police Force Uganda People’s Defence Forces – UPDF

@OkothOchola1 @AKasingye @UPDFspokespersn @cdfupdf”

Wabula ne Bannamawulire bamwanukudde (Daniel Lutaaya):”Naffe twambala okusinziira ku basirikale ba Poliisi abakuuma obutebenkevu ku nkungaana kyebambadde. Tujja kwambulamu enkofiira ne ‘bullet proof’ singa nabo bambulako ebyabwe. Wabula nga nabo bwebambadde ebyokwekuumisa nga basuubira nti singa wabaawo okukuba amasasi, naffe Bannamawulire twetaaga okwekuuma. Amawulire ndabirwamu.”
Credit:

Daniel Lutaaya