Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 376 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bannamawulire mutandike okwambala yunifoomu – Brig. ben. Byekwaso

February 18, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’eggye ly’egggwanga erya Uganda People’s Defence Forces – UPDFBrig. Gen. Flavia Byekwaso yavuddeyo ku kya Bannamawulire okukubibwa amaggye; “Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wineyasabiddwa okugenda n’abantu 3 ku offiisi za United Nations Human Rightswaleme kubaawo bantu bangi. Wabula yagenze ne booda booda nga baagala bayingire kifuba ne Bannamawulire ababadde batasobola kwawulwa ku bantu balala.
Ekibinja kino kyakubye omu ku basirikale ekyawaliriza abebyokwerinda okukozesa eryanyi okubagumbulula. Kiba kikyamu okugamba nti kyabadde kigenderere okubakuba.
UPDF yejusa okuba nti waliwo Bannamawulire abalumiziddwa nga abebyokwerinda bakola omulimu gwabwe. Tukikakasa nti tujja kusa ekitiibwa mu nkolagana yaffe ne Bannamawulire. UPDF ekubiriza Bannamawulire abali ku mulimu okwambala jacket za Bannamawulire.”
Abaffe Bannamawulire twambale mbugo?!
#JournalismIsNotACrime