Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,221 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bannamawulire mulina okuyiiya ennyo okwezimba – Katikkiro Mayiga

December 21, 2016 · Mubiru Ali

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza bannamawulire okubeera abayiiya ennyo mu bintu ebyenjawulo so sikwemalira mu konoonyereza na kuvumbula  byokka kubanga eriyo ekiseera nga bannyuse amawulire.

Bino bannamawulire abibafuuyidde ku kabaga ka Ssekukkulu akayindidde ku Moonlight Gardens e Nsambya mu Kampala. Mayiga agamba nti wadde nga omulimu gwa bannamawulire mukulu nnyo mu kuzimba eggwanga lino, naye balina okwetaba mu bintu ebirala ebireeta enkulaakulama eri eggwanga lino ate n’eri bo bennyini ssekinnoomu