BANNAMAWULIRE BAWEEBWE OBWENKANYA – JOEL SSENYONYI

https://youtu.be/bvET_YmPpYI
Ekibiina kya National Unity Platform – NUP kivuddeyo nekiteeka Gavumenti ku nninga eveeyo eyolese obwenkanya eri Bannamawulire abawerera ddala 35 abagambibwa okutulugunyizibwa bwebaali bakola omulimu gwabwe nga basaka amawulire agakawata ku Bannakibiina kya People Power/ NUP okutandikira ddala mu 2018 mu buvuyo obwali mu Arua bwebaali bagenze okunoonyeza Kassiano Wadri akalulu.

Leave a Reply