Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 231 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bannamawulire babadde baagala kutukuba kwekuyita Poliisi – Brig. Gen. Byekwaso

December 28, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi w’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF Brig. Gen. Flavia Byekwaso avuddeyo nategeeza nti okunyweza ebyokwerinda ku Media Centre oluvannyuma lwa Bannamawulire okwekandagga nebava mu Lukiiko olwa Polical Commissar wa UPDF Maj. Gen. Henry Matsiko okugaana okwetondera Bannamawulire olw’amaggye ne Uganda Police Force okubakuba agamba nti babadde bafunye amawulire nti Bannamawulire babadde baagala okubakuba.