Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu!
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
Bannamawulire abatuvuma mujja kutuwulira – Gen. Kainerugaba
December 6, 2022 · Mubiru Ali
Mutabani w’Omukulembeze w’eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter; “Mmwe Bannamawulire abamu abanyumirwa okutuvuma, kino kankibabuulire. Teri agenda kubataasa nga tuzze mu buyinza mujja kutuwulira. Tujja kubalaga essomo!”