Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 1,106 listening Simba FM Live

Bannamawulire abakwatibwa Poliisi y’e Hoima bateereddwa

September 18, 2020 · Mubiru Ali
Kyaddaaki Uganda Police Force e Hoima yatadde abantu 8 ku kakalu kaayo nga kuliko Bannamawulire wamu n’abalwanirira obutonde bw’ensi abakwatibwa bwebaali batekegeka okwekalakaasa okutaasa ekibira ky’e Bugoma. Bano kuliko; Joshua Mutale ne Venex Watebwa okuva mu @Water and Environment Media Network.