Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 237 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

bannamateeka bakubye ebituli ku nsonga y’ababaka

January 11, 2019 · Mubiru Ali

Abatapusi ba amateeka agafuga obwananyini bwebiyiiye n’engeri gyebikwatibwamu ekimanyiddwa nga copyright, bakubye ebituli mu kwemulugunya kw’ababaka ba Palamenti abalabikira mu luyimba lw’omubaka Kyagulanyi era omuyimbi. Fred Mwema n’abalala bagamba nti Bobi Wine waddembe okukola byakola.
James Wasula nga y’akulira ekibiina ekitaba abayimbi ne bannakatemba ne Munnamateeka Fred Muwema bagamba nti omuntu yenna abeera ewakwatibwa ebifananyi nga takakiddwa tewali tteeka lyonna lyayinza kuyitamu kunenya amutadde mu katambi.