Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 625 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Bannamateeka ba Pulezidenti Museveni bawaddeyo empoza yaabwe

February 6, 2021 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa nga ayita mu Bannamateeka be aba K&K Advocates olunaku olwaleero bawaddeyo okwewozaako kwabwe nga badda mu kwemulugunya okwatekeddwayo Munnakibiina kya @National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ngawakanya ebyava mu kalulu ka 14-January.