Bannamateeka ba Kayihura babagaanye okumulaba

Bannamateeka beyali Omudduumizi wa Poliisi mu ggwanga Gen. Edward Kale Kayihura bagamba nti baganiddwa okulaba omuntu waabwe akuumirwa mu barracks ya maggye e Makindye. Bagamba nti essaawa 48 zalina okukuumirwa mu kaduukulu nga tanatwalibwa mu kkooti zayitako dda.

Baddukidde mu kkooti enkulu okwekubira enduulu.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply