Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,272 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Bannamateeka ba KAA bazzeemu Bank of Uganda

July 3, 2020 · Mubiru Ali
Bannamateeka ba Kampala Asosciated Advocates – KAA abakiikirira Omusuubuzi wo mu Kampala Sudhir Ruparelia bavuddeyo nebadda mu kiwandiiko ekyafulumiziddwa Governor wa Bank of Uganda Prof. Tumusiime Mutebile nga yemulugunya ku nsala ya Kkooti Ejjulirwamu ku musango gw’okujjulira gweyasaze.
Bano bagamba nti ekiwandiiko kino kyabaddemu ensobi nnyingi nga bagamba nti omusango nnamba 493 gwawabibwa Bank Enkulu, Kkooti negutunulamu newa ensala yaayo.