Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 315 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Bannamateeka ba Besigye baddukidde mu kooti.

February 29, 2016 · Mubiru Ali

Ba Namateeka ba Col. Dr. Kizza Besigye baddukidde mu kooti e Kasangati w’akiri yo ewe ekiragiro eri Police okuva mu maka ga Besigye . Daudi Mpanga ne Yusuf Nsibambi bagamba nti omuntu waabwe alina okikkirizibwa era alina eddembe eriva ewuwe okugenda okukola emirimu gye nga bamulemesezza n’okufuna obudde obukunganya obujulizi ku ngeri gyeyabbibwamu akalulu akaakaggwa.

IMG-20160222-WA0004Police yasalako amaka ga Besigye oluvannyuma lw’akalulu k’obwa Pulezidenti akaaliyo mu gwokubiri.

Police egamba nti Besigye alina ebigendererwa by’okutabangula Kampala ng’akunga abantu okutambula naye .

Olunaku lweggulo Besigye yakkiriziddwa okugendako mu ssinzizo ku All Saints Cathedral e Nakasero wabula oluvannyuma lw’okusaba ate n’adddamu okukwatibwa era n’atwalibwa ku Police ya Kira road .