Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 152 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

BANNAMASAKA BAJAGULIZZAAKO MINISITA SSEMPIJJA

July 3, 2021 · Mubiru Ali

Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM awamu ne Bannaddiini e Masaka bacuddeyo nebasiima Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olwokuddamu nalonda Hon. Vincent Bamulangaki Ssempijjaku bwa Minisita.
Bano okusiima kuno bakukoledde ku Hotel Brovad mu kibuga Masaka.
Abasinga boogedde ku Hon. Ssempijja omusajja ow’omutima omulungi ayagaliza abantu bonna nga ono yeyatandikawo enkolagana wakati wa maddiini gonna mu Masaka okulaba nga bonna batuula kummeeza emu nebateesa.
Era yomu ku batandikawo ekitongole kya Uganda Cares ekiyambako abantu abalina akawuka kamukenenya okufuna eddagala.