Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 227 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Bannakibiina kya NUP bawambibwa mu mambuka ga Uganda – Asega Habib

September 1, 2025 · Mubiru Ali

Asega Habib Jogo, Northern Uganda Secretary for Mobilisation owa NUP, avuddeyo nategeeza nti Bannakibiina kya National Unity Platform abavuddeyo okuvuganya ku bifo ebyenjawulo okusingira ddala e Nwoya, Gulu, Pader, nebitundu ebimu mu Karamoja batandise okukwatibwa abakungu mu Gavumenti wamu n’abakulembeze mu National Resistance Movement – NRM. Ono agamba nti oluvannyuma lwenkalala zaabo abaweereddwa kkaadi okufuluma, abantu be batandise okukwatibwa. Asega ayongeddeko nti ba Registrar ba NUP mu Disitulikiti y’e Nwoya bakwatiddwa nebaggalirwa nabyonna byebabadde bakozesa babiwambye.
#ffemmwemmweffe