Bannakibiina kya NRM muwagire omuntu waffe – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasaba Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM okuwagira akwatidde ekibiina bendera mu Gogonyo County Oroni Derrick, mu kalulu akajja. Bino abyogeredde mu nsisinkano gyabaddemu n’abakulu mu Kibiina mu State House Entebe okubadde; Rt.Hon. Rose Namayanja, Hon.Rose Sseninde, Mr.Taligola Issa ne Mr. Dhikusooka.

Share.

Leave A Reply