Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 301 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Bannakibiina kya FDC basindikiddwa ku alimanda

August 5, 2019 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Ingrid Turinawe avunaaniddwa emisango okuli; ‘Annoyance or Public Common nuisance ne Assault’ era omulamuzi nagaana okumweyimirira namusindika ku alimanda okutuuka nga 16 – August – 2019.
Abalala abasatu okuli; Joel Kabali, Wanyera Simoni ne Fatuma Abalinabyo bo bavunaaniddwa gwa ‘Malicious damage’ ku kuuma akayitwa okwaza abantu akamanyiddwa nga Gerret Walk Through Detector Machine ako ku Kkooti ya Buganda Road. Nabano basindikiddwa ku alimanda okutuusa nga 16 – August.