Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Bannakibiina kya FDC baleeteddwa mu Kkooti

Bannakibiina kya Forum for Democratic Change abagambibwa okukuba omulamuzi w’eddaala erisooka owa Buganda Road Gladys Kamasanyu baleeteddwa mu kkooti ya Buganda Road okusomerwa emisango gyabazza nga 2 – August.
Bannamateeka okuli; Lord Mayor Erias Lukwago ne Isaac Kimezze Ssemakaddde bebakiikiridde abavunaanibwa okuli; OJOBILE AUGUSTINE, WAISWA ABUDALLA, JOEL KABALI, WANYERA SIMONI, FATUMA ABALINABYO, KATUMBA MOSES ne Ingrid Turinawe.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort