Breaking
News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga News: Ha ha haaa………Kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino News: Ssanyu Jjereere! Obuganda busagambiza
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 351 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Bannakibiina kya FDC 34 abakwatibwa bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

October 31, 2024 · Mubiru Ali
International Crimes Division eya Kkooti Enkulu olunaku olwaleero ekirizza Bannakibiina kya Forum for Democratic Change 36 abekiwayi ky’e Katonda abakwatibwa mu Ggwanga lya Kenya nevunaanibwa omusango gwobutujju mu July.
Bano nga kuliko Abasajja 34 bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 ezobuliwo n’okuwaayo ppaasipooti zaabwe ate ababeyimiridde bbo basabiddwa obukadde 50 ezitali zabuliwo.
Bya Chrisitina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe