Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 606 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Bannakibiina ki National Unity Platform okuli JohnMart Ssebuufu ngono Kkansala akiikirira Nakawa I ne Namazzi Olive Kagobolo akiikirira Nakawa West ku Lukiiko lwa Kampala Capital City Authority

May 21, 2026 · Radio Simba

⚽ Bannakibiina ki National Unity Platform okuli; JohnMart Ssebuufu ngono Kkansala akiikirira Nakawa I ne Namazzi Olive Kagobolo akiikirira Nakawa West ku Lukiiko lwa Kampala Capital City Authority – KCCA balondeddwa ku kifo kya Sipiika wa Kkanso n’omumyuuka we.
Ssebuufu afunye obululu 18 ngawangudde Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Ssaalongo Ali Kalule nafuna 16 ku kifo kya Sipiika. Namazzi afunye obululu 20.
Bya Nasser Kayanja

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug