🚨 Bannakibiina ki National Unity Platform nga bakulembeddwamu akola nga Pulezidenti w’Ekibiina JohnBaptist Nambeshe, LOP Joel Ssenyonyi, Ssaabwandiisi David Lewis Rubongoya wamu nAbabaka ba Palamenti okuli Omubaka omukyala owa Kampala Hon. Shamim Malende betabye mukuziika Munnakibiina Musoke Paul eyavudde olwebiwundu byeyafuna oluvannyuma lw’ennyumba ye okukumwako omuliro. Ono aziikiddwa e Bwerenga.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

