Bannakibiina ki National Resistance Movement
🗳️ Bannakibiina ki National Resistance Movement – NRM bonna ababadde besimbyeewo ku kifo kya Sipiika n’omumyuuka we basazeewo okuva mu lwokaano nebalekera Jacob Oboth Oboth Omubaka akiikirira West Budama Central okuvuganya ku kifo kya Sipiika ne Thomas Tayebwa omubaka akiikirira Ruhinda North okuvuganya ku kifo ky’Omumyuuka wa Sipiika.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

