Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 317 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

bannaddiini mufuuse bannanfuusi – Fr. gaetano

January 14, 2019 · Mubiru Ali

Fr. Gaetano Batanyenda avuddeyo natabukira Bannadiini banne nabalangira obunnanfuusi nga batunuulira butunuulize abannyigiriza saako n’okubonyabonya Bannayuganda. Ono agamba nti kyannaku nti Bannaddiini bangi abavudde ku ky’okulyowa emyoyo n’okubuulira ekigambo kya Katonda nebadda mu kubuulira enjiri esanyusa Bannabyabufuzi.Ono agamba nti buno buba bunnanfuusi era balina okukikomya amangu ddala badde eri Omukama balwanirire omuntu wawansi. Ku Basumba abavuddeyo nebavumirira Oluyimba lw’Omubaka wa Kyaddondo Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine olwa Tuliyambala Engule, agamba nti bano tebalina mulamwa wabula baagala kusanyusa Bannabyabufuzi sinakindi Omukulembeze w’eggwanga okubamanya.