Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,271 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Bannaddiini bagaanye okusabira Sobi

December 20, 2023 · Mubiru Ali
Bannaddiini okuva Ekerezia bagaanye okusabira omugenzi Paddy Sserunjogi aka Sobi. Ab’oluganda lwa Sobi bategeezezza nti basabeye Ekerezia y’e Bukunda, Masaka okusabira omwoyo gwa muganda waabwe Sobi eyattibwa nga 18, December wabula Ekerezia nebabategeeza nti babadde tebalina nteekateeka yonna kumusabira.
Bbo aboluganda bagamba nti Sobi yabadde alina okusabirwa kuba bingi byakoledde Eggwanga lye yadde yalina byeyakola emabega.