Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 314 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

BANNABYABUFUZI TEMWETANTALA OKUDDAMU OKUGABA EMMERE – MINISITA BARYOMUNSI

July 19, 2021 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa kukuluŋŋamya eggwanga n’amawulire Dr. Chris baryomunsi avuddeyo nategeeza nti Gavumenti eyimirizza Bannabyabufuzi okugaba emmere n’abakulembeze abalala kuba kiteeka abantu mu katyabaga kokukwatibwa ekirwadde kya COVID-19.
“Tukitegeddeko nti waliwo Bannabyabufuzi okuva mu NRM n’oludda oluvuganya Gavumenti baaguze emmere era batandise okugigabira abantu ate abalala bateekateeka okugigaba. Bagenda kukikola nga bakuŋŋaanya abantu. Twagala okubalabula era n’okubawabula okukikomya mu bwangu. Gavumenti esigala ebagamba nti tubebaza nnyo okuvaayo okuduukirira abantu wabula bwebaba bakugigaba balina kugiwaayo eri COVID-19 Taskforce.”
Courtesy Photos (MP Zaake Francis Butebi nga agabira abantu be Mityana ebintu)