Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Bannabyabufuzi abamu beyisa nga buwundo – Norbert Mao

August 4, 2020 · Mubiru Ali
Norbert Mao; “Olunaku lumu abasolooza omusolo baali bakungaanya omusolo okuva ku binyonyi, akawundo nekabagamba nti naye nze siri kinyonyi kuba sibiika magi. Bwebatuuka okugujja ku bisolo, akawundo era nekavaayo nekategeeza nga kko bwekatali kisolo kuba ebisolo tebibuuka ate kko kabuuka mu bbanga. N’olwensonga eyo, abantu abamu balinga buwundo.”