Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 141 listening Simba FM Live

Bannabitone bakiise embuga nebawaayo ettoffaali

December 14, 2022 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Ntikkudde #LuwaloLwaffe okuva mu Magombolola gโ€™e Kooki ne Busujju, e Ssaza lya North West Pacific mu America, ssaako ne bannakatemba.
Obukadde obusoba mu 113 bwebuleeteddwa.” Mu ngeri yeemu Bannabitone nga bakulembeddwamu Omumbejja Mariam Ndagire, bakiise embuga nebaleeta oluwalo lwa bukadde butaano (5m).
Era baleese n’endokwa z’emiti ewa Katikkiro Mayiga mu kaweefube w’okukuuma obutondebwensi.