Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,206 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

banna dp besigye beyalonze water melon – mao

February 20, 2019 · Mubiru Ali

Wabaluseewo okusika omuguwa wakati wa DP n’eyali pulezidenti wa FDC Kizza Besigye lwa Besigye kulonda Bannakibiina kya DP mu kabineeti ye nga bo tebalina kyebamanyi. Mu baalondebwa era DP beyeemulugunyaako mulimu omubaka Betty Nambooze eyalondeddwa nga Minisita w’ebyamawulire, Erias Lukwago eyalondeddwa nga omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga n’abalala.
Nobert Mao ategezezza nga akakiiko akakwasisa Amateeka mu DP bwekagenda okunonyereza era kavunaane Bamemba bano abaweereddwa ebifo mu gavumenti y’abantu eyatongozeddwa wiiki ewedde.
Wabula ye Nambooze agamba nti Dr. Kizza Besigye nga tanafulumya lukalala luno yasooka kwebuuza ku bibiina byonna ebivuganya Gavumenti.