Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Bangaanye okuva awaka – Bobi Wine

March 16, 2021 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform- NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wineavuddeyo; “Neera bansibidde awaka wange nga tebampadde nsonga lwaki. Bwetwabadde twogerako eri Bannamawulire olunaku olwaleero ku kitebe kyaffe e Kamwokya, amaggye ne Uganda Police Force nebatusalako era bwembadde nfuluma nebankwata nebanziza awaka nebansibirayo. Essaawa emu emabega ngezezaako okuva awaka, abasajja ababagalidde emigemerawala nebantegeeza nti balina ebiragiro obutanzikiriza kuva waka!
Gyebakoma okugezaako okutunafuya kitwongera buvumu. Yuganda nsi yaffe ffenna, si kyabugagga kya muntu omu.”