Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 430 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Banemesa okugenda okuyamba muganda wange – Francis Emuna

April 8, 2022 · Mubiru Ali
Muganda w’omugenzi Sipiika Jacob Oulanyah, Francis Emuna ategeezezza abakungubazi nti yalina okugenda okumuggyako obusomyo buweebwe Jacob ‘bone marrow transfusion’ wabula bwali bugenze. Ono agamba nti waliwo abantu abamulemesa okugenda osanga yandiyambye muganda we.
‘Muntu ggwe eyangaana okugenda olabye ekyatuuseewo. Jacob mulamu kuba wendi.’